Buganda Land Board Esse Omukago ne Opportunity Bank, Gwakuyamba Bannayuganda ku By'ettaka

Ekitongole ekivunanyizibwa ku ttaka ly’Obwakabaka ki Buganda Land Board kizizza buggya endagaano y’enkolagana yakyo ne Opportunity Bank nga egendereddwamu okuyamba abantu mu by’ensimbi basobole okutereeza obwannanyini bw’ebyapa byabwe n’okunyweza obwannanyini ku ttaka lyabwe. Bano basisinkanye ku kitebe ekikulu ekya Opportunity Bank e Kamwokya nebasa emikono ku ndagaano.


https://youtu.be/E1H52C8U4fA?si=4cr9TDLNpLlOlip3

LEAVE A COMMENT