Buddu, Kyaggwe ne Busiro Baleese Oluwalo lwa Obukadde 92 , Katikkiro Agumizza ku Bbeeyi y’Emmwanyi

Katikkiro Charles Peter Mayiga agumizza abalimi b'emmwanyi bwabasabye obutaddiriza mu kuzirima olw’ebbeyi eyasseemu ng’agamba nti ebisoomooza bibaawo naye baleme kutya. Obubaka bino abutisse minisita w'abavubuka, emizannyo n'ebitone, Owek. Robert Sserwanga atikkudde Oluwalo olusobye mu bukadde 92 okuva mu bantu ba Beene okuva mu masaza asatu okuli Kyaggwe, Buddu ne Busiro.


https://youtu.be/8B2ePJMbIq0?feature=shared

LEAVE A COMMENT