BUCADEF Egaanye Eby'okuggyawo UCDA, Bingi Byebatuuseeko N’ekitongole kino

Ekitongole ky’Obwakabaka ekivunaanyizibwa ku mutindo gw’emmwanyi ki BUCADEF kigamba wadde gavumenti eyagala okuggyawo ekitongole ky’emmwanyi ki Uganda Coffee Development Authority UCDA waliwo ebirungi bingi ebituukiddwako nga bakolaganira wamu nakyo. Ssenkulu w’ekitongole ki BUCADEF Omukungu Yahaya Mutumba atubuulidde nti baliko ebibiina by’abaliimi b’Emmwanyi bingi byebatandiseewo nga bakolagana wamu ne UCDA.


https://youtu.be/AAy9Ja7A7g8?si=p2WZHZCLgiUd-kpC

LEAVE A COMMENT