Brig. Gen . Stephen Kiggundu Afudde , Aseeredde mu Kinaabiro

Amagye ga UPDF gakakasizza okufa kw’abadde amyuka omudduumizi w’eggye ery’omubbanga Brig Gen. Stephen Kiggundu eyafudde akawungeezi k’eggulo. Omwogezi wa UPDF Brig. Gen. Felix Kulayigye ategeezezza nti Gen. Kiggundu yaseeredde mu kinaabiro naagwa era teyasobodde kuvaawo


https://www.youtube.com/watch?v=yFc65QnrMBI

LEAVE A COMMENT