Biibino Ebikoleddwa Bannamawulire Okututumula Ekitiibwa ky'Abajulizi n'Ekifo kye Namugongo
- ByAdmin --
- Jun 04, 2024 --
Emyaka enkaaga egya bajulizi bukya balangirirwa mu lubu lw’abatuukirivu, mu nteekateeka eno, bannamawulire babadde bankizo nnyo mu nkulaakulana y’ebiggwa by’abajulizi e Namugongo era bagasse ettoffaali ddene ku Namugongo nga bayita mu mawulire agawandiikibwa n’agafulumizibwa. Bano bagamba bwebakuba ttooci mu bitatambuddde bulungi omulundi oguddako bitereezebwe.