Besigye Asabye Abasuubuzi Okukomya Okwegayirira Pulezidenti Museveni

Akulira ekisinde ekirwanirira enkyukakyuka ki People’s Front for Transition Dr. Kiiza Besigye alabudde ebibiina ebikulembera abasuubuzi mu ggwanga okukomya okweyawulayawula bwekituuka mu kulwanirira eddembe lyabwe kyagamba nti kyekibalemeseza okuggusa ensonga zabwe. Besigye abadde mu lukung’aana lwa bannamawulire olutudde e Katonga ku kitebe kyabwe n’ategeeza nti abasuubuzi bwebanassa ekimu bakutuuka ku buwanguzi.


https://www.youtube.com/watch?v=KkPcrCEIrQg

LEAVE A COMMENT