Bawala ba Katanga Bayimbuddwa ku Kakalu ka Kkooti, Oludda Oluwaabi Sirumativu N'ensala Y'omulamuzi

Omulamuzi wa kkooti enkulu mu Kampala Isaac Muwata ayimbudde abasibe bana mu musango gw’okutta omusubuuzi Henry Katanga ku kakalu ka kkooti ka bukadde 2 buli omu z’obuliwo n’obukadde 20 ezitali zabuliwo eri abo ababeeyimiridde. Abayimbuddwa abana ku kakalu ka Kkooti kuliko bawala ba Katanga babiri kwossa n’abantu abalala babiri nga bonna bavunaanibwa omusango gw’okugezaako okubuuza obujulizi.


https://www.youtube.com/watch?v=86TwUIlQmxA

LEAVE A COMMENT