
Bassentebe b’Ebyalo Batabuse , Bawakanyizza KCCA Okugaba Ekifo kye Kiteezi
- ByAdmin --
- Oct 22, 2024 --
Abakulembeze mu ttawwuni ye Kasangati basimbidde Gavumenti ekkuuli ku ky’okugabira musigansimbi ekifo kye Kiteezi. Bano bagamba nti Gavumenti ebatimba bbula ekyayagala okuyiwa Kasasiro e Kiteezi kyokka nga bakkiriziganya obutaddamu kutwalayo Kasasiro