
Bannayuganda Abaasibwa e Saudi Arabia Basonyiyiddwa, Gavumenti Zikkaanyizza
- ByAdmin --
- Oct 22, 2024 --
Saudi Arabia esonyiye bannayuganda abaasibwa mu makomera gaayo era bano baweereddwa ennaku 60 okudda okwaboobwe. Tukitegeddeko nti kino kikoleddwa okunyweza enkolagana wakati wa Uganda ne Saudi Arabia. Ebisingawo birindirire mu mawulire