Bannayuganda Abaakwatibwa n’Enjaga Bubakeeredde, Gavumenti Egamba Terina Ngeri Gyebayambamu

Gavumenti erabudde bannayuganda abalimbibwa okugenda ku kyeyo nga batikkiddwa enjaga nti amateeka agafuga kuno sigegakola mu mawanga gyebakwatibwa n’enjaga era bangi besanga mu mbeera nga boolekedde kuwanikibwa ku kalabba. Okulabula kuno kuggyidde mu kiseera nga bannayuganda bangi bazze bakwatibwa olw’okubasanga n’enjaga era mu kadde kano bavundira mu makomera.


https://youtu.be/oZfOpHe_XD8?si=R-ab9rdzMAsDvwHq

LEAVE A COMMENT