Bannamateeka Balabudde Poliisi ku Kweyingiza mu Byobufuzi
- ByAdmin --
- May 22, 2024 --
Bannamateeka balumirizza Poliisi okubeera nekyekubiira mu nkwata y'ebibiina by’obufuzi wadde nga tebalina buyinza butangira kibiina kyonna okukuba olukungana. Bannamateeka balabudde nti Poliisi kyekola kyandiwaliriza bannansi okukolawo obubinja obubayamba okwerwanako singa eyongera okubanyigiriza.