
Bannamateeka Bakubye Ttooci mu Bbago lya UPDF, Bagamba Bingi Ebyateekeddwamu Ebikakali
- ByAdmin --
- May 15, 2025 --
Munnamateeka omugundiivu Robert Kagolo akubye ttooci mu baggo lya UPDF eryayanjulidwa Palamenti olunaku lw'eggulo nga lyagala okuzzaawo Kkooti y'amagye Kagolo agamba nti ebikolebwa byonna tebireeteddwa mu mutima mulungi era okusinziira ku byalaba waliwo bingi ebimenya Ssemateeka ebyateereddwa mu bbago lino