Bannamateeka ba Dr. Besigye Badduse mu Musango gwe , Bagamba Kkooti y'Amagye Tesoboka

Bannamateeka ba Dr. Kizza Besigye balaze okutya nti omuntu waabwe ayinza okulwawo oba okulemererwa okufuluma ekkomera olwa bannamateeka abawerako okuva mu musango guno. Besigye yayungula bannamateeka 50 okumuggya ku misango omuli n’ogwokulya munsi olukwe kyoka ebizze bituukawo naddala nga aleteddwa mu Kkooti nga byebavaako n’akavuyo akaasibya omu ku bannamareeka Eron Kiiza, bangi bavudde mu musango guno. Kato Tumusiime ne Michael Kintu abamu ku bannamateeka ba Besigye balutuviiridde ku ntono.


https://www.youtube.com/watch?v=MJJ9nPyiXdQ

LEAVE A COMMENT