Bannakyewa Baagala Abagwira Bagambibweko, Bagamba Basusse Okwonoona Obutondebwensi

Abakulira ebibiina by’obwannakyewa ebirondoola ebyenfuna n’ensaasaanya y’ensimbi y’omuwi w’omusolo batadde abakulu b'ebitongole bya gavumenti eby'enjawulo ku nninga okunyonnyola lwaki batitiibya nnyo abagwira okusinga bannansi mu nteekateeka ez’enjawulo. Bannakyewa okusitukiramu bagamba nti baakizuula nti abasiga nsimbi abagwira abajja kuno wadde nga eggwanga lirina bingi byeribafunamu, engeri gyebakwatamu obutonde bw’ensi ne bannansi bannansi bizza ggwanga emabega.


https://youtu.be/k6NI4LcdtX8?si=W4vLaU5Q73daBPRA

LEAVE A COMMENT