
Bannakibiina kya Alliance for National Transformation Baagala Ssemateeka Addemu Akwatibwemu
- ByAdmin --
- Mar 14, 2024 --
Banna kibiina ki Alliance for National Transformation baagala wabeerewo okukola enongoosereza mu Ssemateeka kisobozese okumalawo abamenya amateeka nga beeyambisa Ssemateeka. Bano bagamba ebituli binji ebyalekebwa mu Ssemateeka naddala mu biseera webakolera enongoosereza ey’okujjawo ebisanja n’ekkomo ku myaka gy’obukulembeze okwaliwo mu 2017. Bino babyogeredde mu lukiiko lwa bannamawulire olutudde ku woofiisi zabwe e Bukoto.B