Bannakampala Bakubaganye Empawa ku Alipoota ya Poliisi

Bannakampala bakubaganye empawa ku bumenyi bw’amateeka obweyongedde mu bitundu by’ekibuga Kampala n’emirirwano. abamu ku bantu bagamba nti kivudde ku nkuza y’abaana embi, abalala bagamba nti kivudde ku ssengulwa kwa Poliisi mu bitundu naddala eby’emigotteko ate abalala bagamba nti obwavu obusukiridde mu bantu. Alipoota ya Poliisi eyafulumizidwa olunaku lw’eggulo eraga nti obunyazi n’okumenya amayumba byeyongedde naddala mu Kampala n’emirirwano ssaako ne Luwero


https://www.youtube.com/watch?v=tDZ2cxB4H60

LEAVE A COMMENT