Bannaddiini Bawanjagidde Bannabyabufuzi Okudda eri Katonda Babunyise n’Enjiri
- ByAdmin --
- Nov 25, 2024 --
Omusumba w’essaza lya Kiyinda – Mityana, Dr.Anthony Zziwa asabye bannayuganda naddala bannabyafuzi okuteeka amaanyi ku kutambuza ekigambo kya Katonda enjiri ennyikire mu mitima gy’abantu. Dr. Zziwa okwogera bino abadde akulembeddemu mmisa y’okujaguza emyaka 43 bukya essaza lya Kiyinda - Mityana litandikibwawo