Bannaddiini Basabidde Abayizi ba P. 7, Babakalaatidde Okwekwata Katonda
- ByAdmin --
- Nov 04, 2024 --
Nga abayizi b’ekibiina eky’Omusanvu beetegekera okutuula ebibuuzo byabwe eby’akamalirizo, abakulira amasomero bategeezezza nti bateeseteese bulungi abayizi babwe nga kati balinda kadde ka kukola bibuuzo kokka. Bino babyogedde bwebabadde mu kusabira abayizi bano Mukama abawe omukisa era bannaddiini babakubirizza okwewala ebikolwa eby’okukoppa ebibuuzo.