Bannabuddu Bakyajaguza olwa Ssaabasajja okubalambulako, Yasiimye N’abalambulako ku Nabugabo Sand Bea

Abantu ba Ssaabasajja Kabaka mu bitundu bye Nabugabo mu disitulikiti ye Masaka mu Ssaza Buddu bakyajaganya oluvannyuma lw’Empologoma okusiima nelabikako mu kitundu kino ku Lwokubiri lwa sabbiiti eno. Bano bagamba okuva Ssaabasajja Kabaka lweyabalambula essanyu likyababugaanye n’okutuusa kati era bamusabye addemu okubalowoozaako empaka z’Amaato zitegekebwe ku biici eno nga bwegwali mu 2019.


https://youtu.be/rosZmnPp7dE?si=ycZtWeGNWAfL9wr-

LEAVE A COMMENT