Banna NUP Abeegwanyiza Ebifo Olwaleero Bazzizzaayo Empapula ku Kitebe, Buli omu Yeewera Okuwangula

Akakiiko k’ebyokulonda mu NUP kasabye abakulembeze n’abantu bonna abaagala okwesimbiawo ku kaadi ya NUP okwanguyirizaako okuzza n’okunona empapula z’okwesimbawo. Bano wabula balabudde abanona empapula okwewala abantu abangi abayinza okuviirako obuvuyo era bakubirizza abajja okwekenneenya empapula zaabwe. Bino akola ku nsonga z’ebyokulonda mu Buganda ku kakiiko kano John Mary Ssebuufu abyogeredde ku kitebe ky’ekibiina Makerere Kavule.


https://www.youtube.com/watch?v=Qp7-GcSaV2M

LEAVE A COMMENT