
Banna NRM Bakubaganye Empawa ku Bituukiddwako mu Myaka 39, Waliwo Abagamba Terina Kyekoledde Uganda
- ByAdmin --
- Jan 23, 2025 --
Gavumenti eri mu kattu olw’abakontulakita abaali bakola enguudo mu bitundu by’eggwanga ebyenjawulo okuteeka wansi ebikola nga kati enguudo zonna ezaali zikolebwa z’ayimirira. Mukadde kano abantu abakozesa n’abawangaalira mu bifo enguudo ezaayimirira gyeziri bali mu kusoberwa olw’ebinnya n’enfuufu