Banna FDC 36 Bakwatiddwa e Kenya, Babeekengedde ku by’Okwekalakaasa
- ByAdmin --
- Jul 25, 2024 --
Waliwo Bannayuganda 36 abakwatiddwa ab’ebyokwerinda mu Kenya ne bakwasibwa ekitongole ekikessi wano munda mu ggwanga nga kino kivudde ku Kenya ku beekengera. Bano tukitegeddeko nti, bannakibiina ki Forum for Democratic Change FDC ekiwayi kye Katonga ababadde baasindikiddwa e Kenya okubangulwa mu by’obukulembeze. #Gambuuze #Ageesigika #BBSKATI