Bakanyama e Nansana Basimattuse Okugajambulwa, Babadde Bakuuma Ttaka Eririko Enkaayana

Abatuuze e Kawempe Ttula Maganjo Naabweru Division mu Munisipaali ye Nansana e Wakiso bavudde mu mbeera ne bakuula ebikondo n’Obuyinja obwateereddwa mu ttaka lyabwe oluvanyuma lw’ennyumba zaabwe okukoonebwa akawungezi k’egggulo era bano babatutte tebalinnya ne bakanyama ababadde bateereddwa ku ttaka lino. Omubaka wa Pulezidenti e Nansana Ali Shafic Nsubuga agamba nti ekiwandiiko kyeyalabyeko kyabadde kya kwerula empenda so ssi kukoona nnyumba z’abatuuze.


https://www.youtube.com/watch?v=jAGQsaez7zY

LEAVE A COMMENT