Baabano abawagizi ba Buddu ne Kyaggwe abafudde Amasaza g’omwaka guno ag’ebyafaayo
- ByAdmin --
- Nov 01, 2024 --
Abawagizi ba ttiimu y’Essaza Kyaggwe ne Buddu bakoze kinene okuyambako ttiimu zabwe okuyitamu okuzannya oluzannya olw’akamalirizo olw’empaka ez’Amasaza ga Buganda ez’omwaka guno. Katukulage bano nga bwebazze bawagizi bawagizi mu mpaka zino.