Baabano Abatema Emiti mu Bibira, Aba N.F.A Beebabagabira Liizi ku Ttaka ly’Ebibira.#AmatongoMuDdulu

Emu ku nsonga eziviiriddeko okusanyaawo ebibira, ly’ettaka lyabyo okugabibwako liizi, abafunye pamiti nebasimbako emiti gya Kalitunsi era nebatemba buli ekiriko.Abakulembeze mu bitundu omuli ebibira bino bagamba nti ekiri emabega w’okugaba pamiti ku bibira, luwenda lwa kutwala ttaka lino. Abakulira ekitongole ky’ebibira ekya N.F.A bagamba nti tebalina buzibu ku kusimbako Kalitunsi.


https://youtu.be/IiMdMRu-qSM?si=nFCAjpryEKCn6yLI

LEAVE A COMMENT