Ba Gganda Boys Bakiise Embuga, Basisinkanye Abataka Abakulu b’Obusolya
- ByAdmin --
- Apr 24, 2024 --
Abayimbi Dennis Mugagga ne Dan Ssewagudde abamanyiddwa nga Ganda Boys abawangaalira e Bungereza bakiise Embuga okuwoza olutabalo era basisikanye bajjajja Abataka abakulu b’Obusolya ababebaziza olw’okukolerera ekitibwa ky’Obwakabaka bwa Buganda. Ba Ganda Boys baloopedde bajjaja olutabalo lw’ebalimu olw’okutumbula olulimi Oluganda okwetolola ensi yonna nga bayita mu luyimba lw’Ekitiibwa kya Buganda. #Gambuuze #Ageesigika #BBSKATI