
Among Azzeemu Okutabukira Abazungu, Agamba Eby’okumuteekako Envumbo Tabitidde
- ByAdmin --
- Oct 09, 2024 --
Sipiika wa Palamenti Annet Anitah Among ayongedde n’alabula amawanga naddala ago agamussaako envumbo nti tewali ajja kumutiisatiisa kubanga alwanirira eggwanga lye. Bino Sipiika abyogeredde mu maka g’obwa Pulezidenti e Entebbe mu nsisinkano gyebabaddemu n’omukulembeze w’eggwanga. Kinajjukirwa nti Sipiika n’abakungu abamu baateekebwako envumbo obutaddamu kulinnya mu ggwanga lya America ne Bungereza