Amatikkira ga St. Elizabeth Institute Of Health Professional, Batikkidde Abayizi Abasoba mu 300

Bannannyini matendekero agasomesa abasawo bawakanyizza etteeka eryayisibwa ekitongole ekibatwala erimanyidwa nga TVET nga bagamba lyayisibwa nga tebamaze kubebuuzaako. Bano bagamba nti etteeka lino libakugira okwetaba mu nzirukanya y’amatendekero gaabwe buterevu kyebagamba nti kikyamu era bagala gavumenti esooke eriyimirize nabo basooke basseemu ebirowoozo byabwe. Okwogera bino babadde ku matikkira g’abayizi ababanguse mu busawo ku ttendekero li St. Elizabeth e Mukono


https://www.youtube.com/watch?v=T6P4N3ty_uM

LEAVE A COMMENT