Amasomero Gakyali Makulu Obuzibu Buvudde ku Bbula lya Nsimbi mu Bazadde

Olunaku lwaleero abayizi ku mutendera gwa “Primary” ne “Secondary” okwetooloola eggwanga bayingidde sabbiiti ey’okubiri nga mu lusoma lwa ttaamu esooka nga bano begatiddwako abayizi aba siniya esooka nabo abatandiise olwa leero. Mu masomero mu bitundu by’eggwanga ebyenjawulo omuwendo gw’abayizi abatandise gukyali mutono nyo ng’abazadde bagamba nti tebalina nsimbi zakugula byetaago amasomero byegasaba kwossa ebisale byebayongeza buli mwaka.


https://www.youtube.com/watch?v=RwvAMpACL_Y

LEAVE A COMMENT