Amasomero Agaali Gaggalwa e Nansana Gagguddwawo
- ByAdmin --
- Feb 06, 2024 --
Kyaddaaki obulabirizi bwe Namirembe bwejjuludde nebuddamu okuggulawo amasomero abiri agali gaggalawo mu munisiipaali ye Naansana ng’entabwe eva kungeri amasomero gano gyegaali gaddukanyizibwamu ekkanisa gyegamba nti yali tematiza. Newankubadde amasomero gano gagguddwawo abazadde beesambye okutwalayo abaana era kyenkana gano gabadde makalu.