
Amasomero Agaakoze Obulungi e Kalungu, Abayizi Abaasinze Bakyajaganya olw’Obuwanguzi
- ByAdmin --
- Feb 13, 2025 --
Amasomero agayisizza abayizi obulungi mu bigezo bya S.4 omwaka oguwedde wansi w’ensoma empya nabuli kati gakyajaguza olw’okuyita obulungi ebigezo bino ebyakolebwa omwaka oguwedde. Abazadde, abasomesa wamu n’abayizi batenderezza ensoma empya ebayambye olw’okuyisa omwana ajudde.