Amalwaliro ga Gavumenti Goolekedde Okusalwako Amazzi, Gabanjibwa Buwumbi bwa Ssente

Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku nsonga z’amazzi n’obutonde bw’ensi, Aisha Ssekindi akakasizza nti tebagenda kusazaamu kya kusalako malwaliro ga gavumenti mazzi singa galemererwa okusasula ebisale by’amazzi ebigabanjibwa ebiri eyo mu buwumbi 15. Bino webijjidde nga amalwariro agawerako gazze gasalibwako amazzi ekintu ekitadde obulamu bwa bannayuganda mu katyabaga.


https://youtu.be/QGCYtpig1gA?si=B18Bb_QVZiKb8W4p

LEAVE A COMMENT