Amalwaliro ga Gavumenti Gaakusalwako Amazzi lwa Bbanja

Omuteesiteesi omukulu mu kitongole ky’ebyobulamu anenyezza gavumenti gy’aweererezaamu olw’okuteeka omusimbi omungi mu bintu ebitagasa bannansi butereevu neeragajjalira eby’obulamu ekiviiriddeko amalwaliro ga gavumenti okutuuka okusalibwako amazzi olw’okulemererwa okusasula amabanja.Diana Atwine abadde mu kakiiko ka palamenti ak’ebyobulamu gyabadde ayitiddwa.


https://www.youtube.com/watch?v=hK7OFCQD-S4

LEAVE A COMMENT