Alipoota ya Poliisi ku Buzzi Bw'emisango Yeeraliikiriza,
- ByAdmin --
- Feb 22, 2024 --
Poliisi effulumiza alipoota ekwata Ku buzzi bw'emisango mu ggwanga omwaka 2023. Emisango egigobwa abalamuzi mu kkooti gyeyongedde nga kino kiva ku bujulizi obutalabikako kulumiriza basibe kwossa ensimbi entono eziweebwa ekitongole ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango. Alipoota eno era eraze nti emisango gy’obutabanguko mu maka gyeyongedde kwossa okumenya ennyumba, okulwanagana n’ebirala.