
Akakiiko k’Ebyokulonda mu NUP Kasambazze Ebyogerwa nti Bbendera ya Ssente , Kataddewo Obukwakkulizo
- ByAdmin --
- Jan 30, 2025 --
Akakiiko k’ebyokulonda ak’ekibiina ki National Unity Platform keesamudde ebyogerwa okufuna kaadi yekibiina olina kusooka kusasula nsimbi kyebagamba nti kino kigendereddwamu kubasiiga bitoomi nakubaggya ku mulamwa Akakiiko era kalambuludde ku bisaanyizo byonna ebyetaagisa era olwaleero mu butungole katandise okukwata empapula zaabo bonna ebegwanyinza okukwatira ekibiina bbendera mu kulonda kw’okujjuza ebifo bino.