
Akakiiko K’ebyokulonda ku Kalulu k’Enkya , Basuubizza Akalulu ak’Amazima n’Obwenkanya
- ByAdmin --
- Mar 13, 2025 --
Akakiiko k’ebyokulonda mu ggwanga kategeezezza nti keteeseteese ekimala okulaba nti banna Kawempe balonda omubaka waabwe agenda okuddamu okubakiikirira mu Palamenti. Akulira eby’okulonda mu Kawempe Makabayi Henry agamba nti abalonzi baakutandika okulonda ku Ssaawa emu y’ennyini ey’okumakya olwo ku ssaawa kumi ez’akawungezi okulonda ku komekkerezebwe