Akakiiko k’Ebyokulonda Katandise Okuteekateeka Akalulu ka 2026 Katandikidde ku k’Abakadde

Akakiko k’ebyokulonda kasabye Bannayuganda buli omu okubeera omusaale mukulaba nga eggwanga libeera n’akalulu ak’amazima n’obwenkanya. Olwaleero akakiiko k’ebyokulonda katandise ku nteekateeka ey’okulonda omwaka 2025 2026 nga batandise n’okutegeka akalulu k’abakadde. Okulonda kuno ebifo ebisinga obungi tebivuganyiziddwako.


https://www.youtube.com/watch?v=4YcAN3xIU-c

LEAVE A COMMENT