
Akakiiko k'Ebyokulonda Kagaanye Okwongezaayo Ebbanga ly'Okutereeza Enkalala z'Abalonzi, Tewali Budde
- ByAdmin --
- Jan 23, 2025 --
Bannayuganda bawanjagidde akakiiko k’ebyokulonda okwongera ku bungi bw’ebyuma n’ennaku ezateereddwawo okwekenneenyezaako enkalala z’abalonzi mu ggwanga kibayambeko okuggwayo Bano bagamba enteekateeka ekyalimu ebirumira olw’ebyuma ebitono ebyateereddwa mu bitundu byabwe.