
Akakiiko K'ebyokulonda Kaagala Obuwumbi Obusoba mu 1000 Okutegeka Akalulu ka 2026,Ababaka Babigaanye
- ByAdmin --
- Mar 28, 2024 --
Ababaka abatuula ku kakiiko ka Palamenti ak’ebyamateeka kibabuuseeko oluvanyuma lw’akakiiko k’ebyokulonda okubategeeza nti ketaaga obuwumbi lukumi mu kikumi kkumi namwenda mu obukadde ebikumi bina nkaaga mu butaano okutegeka akalulu ka bonna aka 2026. Abakulu mu kakiiko k’ebyokulonda babadde balabiseeko eri akakiiko ka Palamenti ak’ebyamateeka olunaku olwaleero