Airtel Ereese Essimu Empya, Zamulembe ku Bbeeyi Ntono
- ByAdmin --
- Nov 22, 2024 --
Gavumenti ya Uganda ewanjagidde bannansi okwongera okwettanira enkozesa y’ebyuma bikalimagezi naddala nga babikolerako emirimu egivaamu ensimbi. Bino byogedde minisita wa Kampala n’emiriraano Hajat Minsa Kabanda bw’abadde atongoza amasimu og’omulembe agaletedde ku katale.