Abekobaana n’Abafere Okubba Ettaka Bakwatiddwa , Akakiiko Akalwanyisa Ekibba Ttaka Kabiyingiddemu

Akakiiko akalwanyisa obubbi bw’etakka okuva mu maka g’Omukulembeze w’Eggwanga ka Presidential Task Force on Land Matters and Environment akakulirwa Brig. Moses Lukyamuzi kakutte bakayungirizi b’ettaka abagambibwa okuba nga baludde nga babba ettaka e Mukono. Bano babadde bakozesa abukodyo obwenjawulo omuli okusooka okuziika amalaalo agataliimu mirambo gyebaaziika olwo nebatandika okukaayanira ettaka eritali lyabwe.


https://www.youtube.com/watch?v=4NXTrali1Ao

LEAVE A COMMENT