Abazadde basabiddwa okukuliza abaana mu ddiini
- ByAdmin --
- Jun 10, 2024 --
Omulabirizi wa Central Uganda Conference Omusumba Samuel Kajoba asabye abantu okunywerera ku Katonda basobole era bezze buggya nga beenenya ebibi byabwe. Omulabirizi Kajoba okwogera bino abadde mu kusaba kw’okwebaza Katonda ng’essomero lya Ristaka e Busiika liweza Emyaka 25 bukyanga litandikibwawo