
Abayizi Beekalakaasizza , Bakooye Okukonkomalira mu Bibiina
- ByAdmin --
- Jun 25, 2025 --
Abayizi abeegattira mu kibiina ki Uganda National Students Association-UNSA bategeezeza nti singa tewabaawo kikolebwa ku keediimo k’abasomesa b’amasomo ga “Arts” akagenda mu maaso bakukolawo akatiisa. Bano bagamba nti sibaakutunula butunuzi ng’ebyensoma byabwe bitaataaganyizibwa okwekalakaasa kw’abasomesa.