Abayizi ba Nsambya Babies’ Home Batikkiddwa, Abasisita Bebabaweerera
- ByAdmin --
- Nov 25, 2024 --
Abakulisitu basabiddwa okusoosowaza Omutonzi mu byebakola basobole okuwangula ebibasoomoza. Bino byogeddwa Rev Fr. Charles Ssekabira bwabadde ayimba mmisa ku ssomero li Mother Kevin e Nsambya mw’abatirizza n’okubawa esakalamentu lya konfirimansiyo.