
Abayizi Abaliko Obulemu Baayitidde Waggulu, Bagamba Ensoma Empya Yandibayamba
- ByAdmin --
- Feb 14, 2025 --
Abayizi ba kiggala benyumiriza mu nsoma empya oba ‘curriculum’ kati ebawa ekyanya okwolesa ekyo kyebalinamu obumanyi era basuubira nti mu biseera ebyomumaaso obulamu bwakubanguyira.Abasomesa nabo bamativu nti kati abaana ab’ekikula kino bwakwongera okuyita obulungi kubanga byebasoma bibanguyira okusinga bwegwali mu nsoma enkadde