Abawagizi ba NUP Beekubye Ebikonde, Poliisi Ebataasizza na Ttiya Ggaasi
- ByAdmin --
- Mar 19, 2024 --
Abawagizi ba NUP mu kibuga Masaka bongedde okwekutulamu nga olwaleero balwanaganye nga gyebiggweredde nga poliisi ebakubyemu omukka ogubalagala. Entabwe evudde ku lukiiko olw’ayitiddwa Ssentebe wa “Kkunga” e Masaka Mmeeya Florance Namayanja n’ekigendererwa ky’okulaga woofiisi yabwe entongole eya Kkunga so si eyalabikira mu bifaananyi nga abawagizi ba NUP baaniriza bannakisinde kya Gen Muhoozi e Masaka