Abavubuka Basabiddwa Okwettanira Emipiira gy’Eggombolola Batumbule Ebitone Byabwe

Abavubuka naddala abasangibwa mu disitulikiti ye Bukomansimbi bakubiriziddwa okwettanira empaka eza Ppookino Cup bwebaba baagala okuzannyira Buddu mu mpaka ez’amasaza ga Buganda ez’omwaka guno. Kino kikoleddwa Dr. Nabadda Sitenda omukise w’abavubuka mu lukiiko lwa Buganda bwabadde aggulawo empaka zino.


https://youtu.be/uFg-oAwVOpk?si=HbDn4428ZgVbDj7f

LEAVE A COMMENT