Abavubuka ba ‘PLU’ Baagala Amateeka Galume Abalyake

Abavubuka mu kisinde ki Patriotic League of Uganda basabye Omukulembeze w’Eggwanga okwongera amaanyi mu kulwanyisa obuli bw’enguzi mu ggwanga kubanga abalyake bafiiriza gavumenti ensimbi. Abavubuka okwogera bino babadde mu nsisinkano yaabwe egendereddwamu okulaba engeri gyebayinza okwenywereza mu bukulembeze wamu n’okuleeta enkyukakyuka mu bukulembeze bw’eggwanga ku kitebe kyabwe e Kololo.


https://www.youtube.com/watch?v=Ojg1ITY7gG0

LEAVE A COMMENT