
Abavubi mu Disitulikiti Bakaaba, Abaserikale Babakuba Kubafiirako
- ByAdmin --
- Feb 15, 2024 --
Abavubi mu disitulikiti ye Masaka bekkokkodde obukambwe abasirikale abalwanyisa envuba embi bwebakozesa mu kubakwata nga n’abamu ku bannaabwe baluguzeemu obulamu.Bano baagala gavumenti ebeeko nekyekola ku basajja bayao abasusse okubatulugunya.