
Abavubi ku Mwalo gwa Ssenyondo Balaajana, Poliisi Esuzizza Embooko
- ByAdmin --
- Mar 01, 2024 --
Abavubi ku mwalo gwe Ssenyondo ogusangibwa e Ggolo- Nkozi mu disitulikiti ye Mpigi bali mu kusattira, olw'amagye agalwanyisa envuba embi okubatulugunya. Bano bagamba abalwanyisa envuba embi basusse okubateekako eryanyi ekintu ekituuse okubeetamya omulimu gwabwe